1 Kings 16:31-32

31 aTeyakoma ku kukola bibi bya Yerobowaamu mutabani wa Nebati, naye era n’awasa ne Yezeberi muwala wa Esubaali kabaka w’Abasidoni, era n’atandika okuweereza n’okusinza Baali. 32 bYazimbira Baali ekyoto mu ssabo lya Baali lye yazimba mu Samaliya.
Copyright information for LugEEEE